Sigala ng'oyiga

Tewayingidde
Wewaandiise kati ku mukutu gwa Taa otandike okuyiga, ogoberere enkulaakulana yo, okunngaanye obubonero era oyingire empaka, oluvannyuma lw'okwewandiisa, ojja kufuna satifikeeti ey'omutimbagano ku miramwa gy'osomye

OKUSINZA

Ettabi lino ligenderera okuteekawo n’okunyweza ebikolwa by’okusinza, okuyunga okusinza n’ensala yaakwo ku Qur’an Entukuvu ne Sunnah za Nabbi ennongoofu. Enkola y’okusinza ekwata ku nsala z’ebikolwa by’okusinza ebyalagirwa abantu, nga bitangaaza n’okubinnyonnyola mu bujjuvu nga bwe byategeezebwa okuva eri Nabbi Muhammad (okusaasira n’emirembe bibeere ku ye) ne ba Swahaaba be (Allah abasiime bonna).

Ebitundu eby'okumaliriza emisomo OKUSINZA

Emiramwa emitonotono