Sigala ng'oyiga

Tewayingidde
Wewaandiise kati ku mukutu gwa Taa otandike okuyiga, ogoberere enkulaakulana yo, okunngaanye obubonero era oyingire empaka, oluvannyuma lw'okwewandiisa, ojja kufuna satifikeeti ey'omutimbagano ku miramwa gy'osomye

AMATEEKA AGAFUGA OBUDDE BWO BUTITI (OBUNYOGOVU)

Obusiraamu ddiini ebuna , era eteeka teeka obulamu bwomuntu bwonna okuba obulamu obukwatagana n’Omutonzi waabwo, era obulamu obwekika ekya waggulu mu biruubirirwa byabwo, era obw’amagezi mu bintu byabwo. N’olwekyo, omukkiriza buli kiseera abeera nokusinza okumutuusa ku ekyo, era ekiseera eky’obutiti sizoni etabulamu mateeka gabusiraamu agarina akakwate ku miryango ejiwerako, mu kwetukuza, mu kusaala, mu kwambala, enkuba, n’ebirala, era Tujja kwogera, Katonda bw’anaaba ayagadde,kugamu ku mateeka mu muko guno.

Emisomo

EMBEERA ZO OBUKKIRIZA MU BUDDE BWO OBUTITI
OBUTITI N'OKWELONGOOSA
OBUTITI ,OKUSALA N'OKUSIIBA
Amateeka aga bulijjo agatera okubaawo mu biseera by’obutiti