Sigala ng'oyiga

Tewayingidde
Wewaandiise kati ku mukutu gwa Taa otandike okuyiga, ogoberere enkulaakulana yo, okunngaanye obubonero era oyingire empaka, oluvannyuma lw'okwewandiisa, ojja kufuna satifikeeti ey'omutimbagano ku miramwa gy'osomye

Kawumpuli n'endwadde

okugezesebwa ne kawumpuli bye bimu ku bigezo bya Allah ebituuka ku bantu, abasiraamu n’abatali basiraamu. Kyokka embeera y’Omusiraamu n’okugezesebwa ya njawulo ku y’abalala. ayita mu mbera yokugezesebwa ng’agoberera ebyo Allah  by’amulagira okukola: nga okugumiikiriza, no'okusaawo amakubo agalagirwa mu diini mu kuziyiza oburwadde nga tebunnabaawo, n’okwejanjaba okuwona nga abufunye.

Emisomo

EKIBAAMBA KIBA KYAKUYIGA NA KWEBULIRIRA
ENKOLAGANA YO MUSIRAAMU NE KIBAAMBA(EPIDEMIC)
ENNEKUUMA EZO BUSIRAAMU
Amateeka agakwatagana ku ndwadde za kawumpuli