Emiramwa emikulu
Eva ku Abi Hurairah-- Allah asiime ku yye -nga ajiijja ku Mubaka wa Allah okusaasira n'emirembe bibeere ku yye yagamba: (N'oyo yenna akwata ekkubo nga anoonya mu lyo okumanya, Allah amwanguyiza ekkubo erimutwala eri Ejjanah) Yayogerwa Muslim