Sigala ng'oyiga

Tewayingidde
Wewaandiise kati ku mukutu gwa Taa otandike okuyiga, ogoberere enkulaakulana yo, okunngaanye obubonero era oyingire empaka, oluvannyuma lw'okwewandiisa, ojja kufuna satifikeeti ey'omutimbagano ku miramwa gy'osomye

Okufa n'okuwerekera omufu

Okufa si yenkomerero y’ensonga, wabula omutendera omupya eri omuntu n’entandikwa y’obulamu obujjuvu mu bulamu obw’oluvannyuma lw’okufa ng’Obusiraamu bwe bwagala ennyo okukuuma obuvunanyizibwa bw'omuntu okuva ku kuzaalibwa, buggumizza ensala ezikuuma eddembe ly’omugenzi n’okulowooza ku mbeera y’abantu b'omumaka ge n’abooluganda.

Emisomo

Obw'enyini bw'okufa n'obulamu
Okunaaza omufu n'okumuzinga mu ssanda
Okusaalira omufu n'okumuziika
Okukubagiza n'okukungubagira omufu
Ekiraamo n'obusika