Sigala ng'oyiga

Tewayingidde
Wewaandiise kati ku mukutu gwa Taa otandike okuyiga, ogoberere enkulaakulana yo, okunngaanye obubonero era oyingire empaka, oluvannyuma lw'okwewandiisa, ojja kufuna satifikeeti ey'omutimbagano ku miramwa gy'osomye

ESSWALA

 

Esswala mpagi ya ddiini, era kyekisinga okuba ekikulu okutandikirako okuyiga mu by'okusinza, yyo ye mpagi ey'okubiri mu busiraamu oluvanyuma lwa shahadu ebbiri era obusiraamu bw'omuntu tebujjula okujjako ng'ayimirizzaawo essawala

Emisomo

Esswala kyekki, wamu n'obukulu bwaayo
Obukwakkulizo obutuusisa esswala n'ebigendererwa mu kusaala
Esswala esaalibwa etya
Amakulu g'essuula al-faatiha
Empagi, eby’etteeka mu sswala, ebyonoona wamu n'ebitamwa mu sswala
Esswala eza kyeeyagalire
Obudde obutakkirizibwa kusaaliramu sswala za kyeeyagalire.
Esswala ya y'ekikungo (jama)
Obuwombeefu mu sswala
Esswala y'ejjuma
Esswala y'omutambuze n'eyo mulwadde

Ebifaananyi ebirabika