Ekitundu ekiriwo kati: ESSWALA
Omusomo Empagi, eby’etteeka mu sswala, ebyonoona wamu n'ebitamwa mu sswala
count: Omuyizi omulala yamaliriza omusomo guno
Empagi z'esswala
Empagi z'esswala
Eby’etteeka mu sswala
Eby’etteeka mu sswala
Bino eby’etteeka bivaawo omusaaze bwaaba abyeerabidde, n'abigattawo n'oluvunnama olw'okweerabira
Buli kitali mpagi, oba eky'etteeka mu sswala mu bigambo wamu n'ebikolwa by'omusswala, biba bya kyeeyagalire bijjuliriza esswala, era bisaanidde okubyekuumirako, naye esswala tefa nga birekeddwa.
Ziba nvunnama bbiri Allah zeyateekawo okuziba ebituli, n'obukendeevu obubeera mu sswala.
Oluvunnama lw'okweerabira lukolebwa ddi?
Oluvunnama lw'okweerabira lulina ebiseera bibiri omuntu bwaaba ayagadde mwaajikolera.
Ebyonoona esswala
Ebyonoona esswala
Ebitamwa mu sswala.
Kubanga nabbi muhammad okusaasira ebyengera n’emirembe bibeere ku yye yabuuzibwa ku kwekyusakyuusa mu sswala n'agamba: "kuba kunyakula shaitwaan kwenyakula mu sswala y'omuddu" (kitabo kya bukhari 751).
Okukwaata mu kiwato, n'okuyingiza engalo mu zinnaazo, n'okujjamu ebinuuko.