Sigala ng'oyiga

Tewayingidde
Wewaandiise kati ku mukutu gwa Taa otandike okuyiga, ogoberere enkulaakulana yo, okunngaanye obubonero era oyingire empaka, oluvannyuma lw'okwewandiisa, ojja kufuna satifikeeti ey'omutimbagano ku miramwa gy'osomye

OKWEETUKUZA

Esswala ye mpagi y'obusiraamu ey'okubiri oluvannyuma lw'okuwa obukakafu obw'emirundi ebiri, ate nga Esswala tekirizibwa okugyako omuntu nga yetukuzza, omuyizi alina okutandika n'okuyiga amateeka g'okwetukuza eswala ye elyokke ebe entuufu.

Emisomo

Empisa z'okwelongosa n'amazzi n'okumala ekyetaago
Okufuna wuzu
Ekizuusi ekinene wamu n'okunaaba
Embeera ez'eyawulidde mu kweetukuza
Ebikolebwa eby'obubumbwa

Ebifaananyi ebirabika