Sigala ng'oyiga

Tewayingidde
Wewaandiise kati ku mukutu gwa Taa otandike okuyiga, ogoberere enkulaakulana yo, okunngaanye obubonero era oyingire empaka, oluvannyuma lw'okwewandiisa, ojja kufuna satifikeeti ey'omutimbagano ku miramwa gy'osomye

QUR'AN EY'EKITIIBWA

Emiramwa gino gigenderera okusobozesa omuyizi okubeera nga amanya oba okufuna ekifaananyi mu bwongo bwe ku bwennyini bwa Qur'an ey'ekitiibwa n'ebirungi byaayo oba obukulu bwaayo, n'abeera nga amanyi amateeka gaayo n'empisa zaayo n'engeri y'okuvvunula ebigambo byaayo.

Emisomo

QUR'AN EY'EKITIIBWA
OBULUNGI BWA QUR'AN ENTUKUVU
AMATEEKA N'EMPISA Z'OKUSOMA QUR'AN ENTUKUVU
Okufumiitiriza n’okuvvunula Quran Entukuvu