Sigala ng'oyiga

Tewayingidde
Wewaandiise kati ku mukutu gwa Taa otandike okuyiga, ogoberere enkulaakulana yo, okunngaanye obubonero era oyingire empaka, oluvannyuma lw'okwewandiisa, ojja kufuna satifikeeti ey'omutimbagano ku miramwa gy'osomye

OKUSIIBA

Okusiiba omweezi gwa ramadhan y'empagi ey'okuna mu mpagi z'obusiraamu, era okusiiba kikolwa kyaakusinza eky'amanyi, Allah yakulaalika ku basiraamu nga bweyakulaalika ku bibinja ebyasooka, nga ekigendererwa mu kkwo kwe kutya Allah ate nga okumutya ky'ekisumuluzo ky'ebirungi byonna.

Emisomo

Okusiiba Ramadhan
Ebisiibulula
Baani Allah beyakkiriza obutasiiba mu ramadhan
Okusiiba okwa kyeeyagalire
Iddi (olunaku lw'okujaguza)
IDDI AL-FITIRI EYEKYISIIBO NE IDDI AL-ADHA EYEBISOLO