Sigala ng'oyiga

Tewayingidde
Wewaandiise kati ku mukutu gwa Taa otandike okuyiga, ogoberere enkulaakulana yo, okunngaanye obubonero era oyingire empaka, oluvannyuma lw'okwewandiisa, ojja kufuna satifikeeti ey'omutimbagano ku miramwa gy'osomye

HIJJA

Hijja y'empagi ey'okutaano mu mpagi z'obusiraamu,  era ekakata ku musiraamu omukulu alina obusobozi omulundi gumu mu bulamu bwe.

Emisomo

Enkizo y'ekibuga makka wamu n'omuzikiti gwa haram
Amakulu ga hijja n'ebirungi byaayo
Hijja ekolebwa etya
Umra ekolebwa etya
Ebyaziyizibwa ku muntu ali mu mizizo
Okulambula ekibuga kya Nabbi