Sigala ng'oyiga

Tewayingidde
Wewaandiise kati ku mukutu gwa Taa otandike okuyiga, ogoberere enkulaakulana yo, okunngaanye obubonero era oyingire empaka, oluvannyuma lw'okwewandiisa, ojja kufuna satifikeeti ey'omutimbagano ku miramwa gy'osomye

Okusinza

Okusinza kwe; Okugondera okujjuvu n'okwagala n'okugulumiza n'okugoonda, era mugabo gw'Allah eri abaddu be, gweyawulidde Allah yekka nga tewali mulala, mulimu buli kimu Allah kyayagala ne kyasiima, mu bigambo ne mu bikolwa  byeyaragira  ebyeyolefu nga esswala ne zakka ne hijja, n'emirimu egyekweese nga okujjukira Allah n'omutima n'okumutya n'okumweesigamira n'okumusaba obuyambi, nebirara.

Emisomo

Obwenyini bw'okusinza
Okugatta ku Allah