Sigala ng'oyiga

Tewayingidde
Wewaandiise kati ku mukutu gwa Taa otandike okuyiga, ogoberere enkulaakulana yo, okunngaanye obubonero era oyingire empaka, oluvannyuma lw'okwewandiisa, ojja kufuna satifikeeti ey'omutimbagano ku miramwa gy'osomye

Obukkiriza

 Obubaka bwa ba Nabbi bonna eri abantu baabwe bwakwatagana eri okusinza Allah yekka nga tagattibwaako kintu kyonna, n'okuwakanya byonna ebisinzibwa ebitali Allah obwo nno nga bwe bwennyini bw'amakulu g'ekigambo eky'okwawula Allah, era nga ky'ekigambo omuntu kyayingira nakyo mu ddiini ya Allah.

Emisomo

Okukkiriza okubaawo kwa Allah
Okukkiriza obulabirizi bwa Allah
Okukkiriza okusinzibwa kwa Allah
Okukkiriza Amanya ga Allah n'ebitendo Bye.
Okulwanyisa enzikiriza enkyamu mu myoyo gy'abantu
Okukkiriza ba Malayika
Okukkiriza mu bitabo
Okukkiriza ababaka
Okukkiriza Muhammad ebyengera n'emirembe bibeere ku yye.
Okukkiriza olunaku lw'enkomerero
Okukkiriza okugera kwa Allah
Omuntu ayingira atya mu busiraamu