Ekitundu ekiriwo kati: Obukkiriza
Omusomo Okukkiriza ba Malayika
Amakulu g'okukkiriza ba Malayika:
Emisago gy'okkukiriza ba Malayika
Okukkiriza ba malayika kikakata eri buli musiraamu, era oyo yenna abatakkiriza ajja kubula . Allah Omugulumivu yagamba nti: (Oyo yenna atakkiririza mu Allah ne ba Malayika be n'ebitabo bye n’Ababaka be n’olunaku lw’enkomerero aba abuze olubula oluyitirivu.) (Al Nisa:136) Okutwaliza awamu obutakkiriza(obukafiili) buli kwabo abatamwa (abawakanya) empagi ezo ( ezogedwako mu ayyah).
Nabbi ebyengera n'emirembe bibeere ku yye, yagamba nti eggulu lizitowa n’abo abalimu, era temuli wagenda kibatu kya mukono okuggyako nga mulimu malayika ayimiridde nga esaala, efukamidde, oba evunnamwe.
Okukkiriza bamalayika mulimu ki ?
Mu ebitendo by'abamalayika be tukkiririzaamu
Allah yawa bamalayika emilimu egiwerako, omuli:
Tutera okwebuuza engeri omuntu gy’ayinza okuwona akabenje akamu, Tetulina kwerabira nti ejimu ku mirimu gya bamalayika kwe kukuuma abaana daamu okuva mu buzibu olw’ekiragiro kya Allah.