Sigala ng'oyiga

Tewayingidde
Wewaandiise kati ku mukutu gwa Taa otandike okuyiga, ogoberere enkulaakulana yo, okunngaanye obubonero era oyingire empaka, oluvannyuma lw'okwewandiisa, ojja kufuna satifikeeti ey'omutimbagano ku miramwa gy'osomye
? Omukutu gwa Taa kye ki
Omukutu gwa Taa yemu ku nteekateeka z’ekitongole kya Markaz Osool . Omukutu guno gunoonya okuwa obumanyirivu obw’enjawulo obw’okuyiga ku yintaneeti; Okusomesa okumanya Obusiraamu okwetaagisa, nga tuyita mu kukozesa obuyiiya ekibinja ky’ebikozesebwa eby’ekikugu mu ngeri ennyangu era esikiriza esaanira ebibinja byonna