Sigala ng'oyiga

Tewayingidde
Wewaandiise kati ku mukutu gwa Taa otandike okuyiga, ogoberere enkulaakulana yo, okunngaanye obubonero era oyingire empaka, oluvannyuma lw'okwewandiisa, ojja kufuna satifikeeti ey'omutimbagano ku miramwa gy'osomye
Butya bwiino byategekebwaamu ku mukutu gwa Taa?
Twakola omukutu gwa Taa nga tulina ekilooto ekinene okukola omukutu gw’okusomesa ku yintaneeti ogugatta wakati w'obwangu bw’okukozesa n'enddabika ennungi, n’ebwiino omutuufu ow'okumanya asaanila ebibinja by'abantu bonna. Omukutu gwa Taa nagwo gugoberera enkola y’Abasunni, era bwiino alimu yategekebwa nga yesigamiziddwa ku nsonda z’abayivu ezesigika era nga yasalibwawo n’okukeberebwa akakiiko k’abamanyi abalina ebisaanyizo.