تابع التعلّم

لم تقم بتسجيل الدخول
سجل الآن في منصة تاء لبدء التعلم ومتابعة تقدمك وجمع النقاط والدخول في المنافسات، بعد التسجيل ستحصل على شهادة إلكترونية بالموضوعات التي تتعلمها

القسم الحالي: AMAKA AMASIRAAMU

الدرس Obuvunaanyizibwa bwa bafumbo ababiri

Tumanya mu musomo guno obuvunaanyizibwa bwa buli omu ku bafumbo ababiri eri omulala.

. Okumanya etteeka lyo buvunanyizibwa ne bye tteeeka mu bulamu bwo bufumbo.. okunnyonnyola obumu kubuvunanyizibwa bwo mwaami eri mukyala we.. okunnyonnyola obumu kubuvunanyizibwa bwo mukyala eri omwaami we.

Obulamu bwo bufumbo buba buvunanyizibwa na byatteeka

Obusiraamu bwaawa buli omu mu bafumbo ababiri omuwendo gwo buvunanyizibwa obwo obukwaatagana ne byetteeka ebya teekebwa mu nsingo zaabwe bombiriri,no kutuukiriza kwa buli mufumbo mu bafumbo ababiri ebye tteeeka bino no butagaana kuwa munne mugabo gwe,kiteleeza omukwano wakati waabwe,ne kikuumila ekitiibwa kyaabwe bombiriri,ne kitandikawo ekika(family) ekiwaanguzi,esobola okutuuka ku kigendererwa ekyo nga olwaakyo Allah ye nsonga lwaaki yatonda Adam ne zzadde lye.

Ebivunaanwa byo musajja eri mukyala we oba omusajja bya baanja mukyala we

١
Okweewaayo eri obwo bukama (boss) bwe ku bantu be nyyumba(okukkiriza nti omusajja yafuga abantu be nnyumba)
٢
Okukuuma emmaali ye
٣
Okumweekumila nga taliiwo
٤
Okumukuumila abaana be
٥
Okumuyaambako ku kukola ebirungi no kukola emirimu emilongoofu
٦
Okukuleembeza omugabo gwe ku migabo gya bengaanda be,kababe bazadde ababiri
٧
Okuyimirira (okufaayo) ku nsonga za Waka na baana

Okweewaayo eri obwo bukama ( boss)bwe ku bantu be nyyumba

Allah yagamba nti:{Abasajja be bawagulu,bebaamaanyi ku bakyala olweebyo Allah byeyasukkulumya abamu ku balala ne kulweekyo kyebawaayo mmaali zaabwe (okulabilira abakyala)[Annisaa:34),nekyeetaagisa mweekyo nti kimukakatako okuyimirizaawo ebyeteeka byo bwa boosi(boss) mu ngeri esiinga okubeera ennuungi nga si mu mbeera yafujjo (sturbonness) ne ffuga bbi (dictatorship),ye omukyala kimukakatako okumugoondera okusiinziira ku mbeera ye kitundu (engeri ennuungi gye bayisaamu abasajja), omukyala tageza namujja mu kifo ekyo Allah kyeyamuwa olwe bwenkanya bwe no kuteekaakwe ebintu mu kifo kyaabyo(hikma).

Okukuuma emmaali ye no mutabeera mugayaavu kuyyo

Tagaba ku mmaali ye okujjako nga amaze okufuna olukusaalwe:mu mbeera ennambulukufu oba embeera eyina amakulu.wabula siinga akeendeeza obulabirizi eri abantu be nnyumba ye ate nga ayina obusobozi kweekyo(obulabirizi), omukyala ayina eddeembe okukwaata ku mmaali ye (omwaami) ekyo ekimumala era ekimala abaana baabwe nga tamaze kufuna lukusaalwe,nga tayonoonye oba okudiibuuda.

Okumweekumila nga taliiwo

Tayina kukkiriza musajja yenna atali oyo amuzira( nga taata we, muganda we nabafaanana bwebatyo) okuyiingira gyaali nga omwaami we taliiwo, ekyo tekyaawula mu boluganda be(omukyala) na boluganda be (omwaami) nabatali bbo.(wadde baluganda be oba aboluganda bo mwaami)

Okumukuumila abaana be

Okukwegatta naye mu buvunanyizibwa obwokuloongoosa okulera abaana, no kusiingira ddala mu myaaka ejisooka mu buwaangaazi bwaabwe(abaana); kubanga abaana bawangaala naye ekiseera ekisiinga,era nebayiga kuyye bingi okusinga ku taata.

Okuyimirira (okufaayo) mu nsonga za Waka na baana

Okulongoosa(okutereeza) ensonga ze ne mbeera ze,no kuyimirirawo mu buli buweereza mu maka waaba abisobodde(okusinziira ku busobozi bwe)

Ebivunaanwa byo mukyala eri omwaami we(omukyala bya'baanja omwaami we)

١
Amahare(okumuwa amahare)
٢
Okumuyigiriza ebyo byeyeetaaga okuva gyaali mu nsonga ze ddiini ye(omukyala)
٣
Okumulabirira na maka na bantu be(abe Waka)
٤
Okuwangaala naye mu bulungi
٥
Okwolesa okwagala no kusaasira,no kutunuulira( okumanya) obunafu bwe.
٦
Okweenkanya mu kaseera nga ayina abakyala abawera oba abasika kwoomu.

Amahare

Gwe mugabo gwo mukyala,gumuweebwa omwaami nga ekirabo(okutona); asobole okugatta omutima gwe (omukyala) wamu nogugwe(omwaami),era abeere nga amuwulira oba nga amufiiliinga(feeling) no kwagala kwe kwayina gyaali (okwagala kwo'mwaami) no bwaagazi bwe gyaali, Allah yagamba:{muwe abakyala amahare gaabwe nga kye kirabo}[Annisaa:4].

Okulabilira omukyala na maka ge na bantu be

Neekyo mu buli kyebeetaaga gyaali; nga ebyo kulya,ebyo kunywa,ebyo kwambala ,ebyensula, nga embeera weeba yetaagisizza,ne kiri mu bugaziibwe ne mu busobozi bwe,nga tewali kudiibuuda era nga tewali kukwaata(bukodo) Allah yagamba nti:{omugagga aweeyo okusinziira ku bugaziibwe ate oyo eyafundawayizibwa(atali mugazi mu mmaali) aweeyo mweebyo Allah byeyamuwa ,Allah tawaliriza mwooyo okujjako ekyo kyeyamuwa Allah oluvannyuma lwo buzibu ajakussaawo obwaangu}[Al-twalaq:7].

Empaangaala ennuungi

Kitegeeza mpisa nnungi,empaangaala ennuungi naye ( omukyala) mi bigambo ne mu bikolwa,nga si mbeera yo bukaambwe wadde eyebboggo,no kugumiikiriza eri mukyala we,tayaanguwa ku mweesaamba na kumweetama Allah yagamba:{muwangaale nabo (abakyala) mu mbeera ennuungi siinga muba mubeetamiddwa muyinza okweetamwa ekintu ate Allah nakiteekamu obulungi bulungi}[Annisaa:19],ne nabbi صلى الله عليه وسلم :«omukkiriza omusajja(omwaami) takyaawa mukkiriza omukyala, siinga abaako enneeyisa jamutamwaako ate amusiime endala»(Muslim 1469),

لقد أكملت الدرس بنجاح


ابدأ الاختبار