Ekitundu ekiriwo kati: ENKOLAGANA Z'ABANTU MU BY'ENSIMBI
Omusomo Ebyobusuubuzi/okutunda/ebyamaguzi.
count: Omuyizi omulala yamaliriza omusomo guno
Okugula ekitegeeza ki (definition).
Ennamula yo kutunda(okusuubula).
Ekigeendererwa ekiri mukukirizibwa kwo kutunda (okusuubula).
Mazima omuntu yeetaaga okubaako ekirala kyafuga:mu mmere ne byo kunywa ne byo kwambala newookusula, nebitali ebyo, nannyini bintu bino tabiwaayo nga tagenda kusasula,mu kutunda oba mukusuubula kubo erituusa buli muntu kwekyo kyayagala:atuunda ekintu omuwendo (price),nooyo agula ekya ekya maguzi.
Obulamu bwa bantu okusigala ku mbeera esiinga: kubanga omuntu ayinza okuba nga tasobola kutuuka ku kyeyeetaaga okujjako nga akiguze.
Okuziyiza obubbi no kutwaala ebintu bya bantu mumbeera yo kukaka, no bufere, nebitali ebyo mweebyo ebyonoona ekitundu (society): kubanga omuntu kimusobozesa okufuna kyeyeetaaga nga akiguze.