Ekitundu ekiriwo kati: ENKOLAGANA Z'ABANTU MU BY'ENSIMBI
Omusomo Riba(enfissi)
count: Omuyizi omulala yamaliriza omusomo guno
Hikmah ya Allah yasalawo riba okubeera mu mazaambi amanene agatakkirizibwa mu sharia yo busiraamu,era riba yali takkirizibwa nemu ummah ezaakuleembera:olwo kuba muli obubi (damage)ne bibonerezo ebinene eri ekitundu (society)na'bantu mu mbeera ya sekinnoomu, Allah yagamba:{olwo bulyaazaamaanya obwa bayudaaya twabaziyizaako ebirungi ebyali bikkiriziddwa gyebali,no kwekiika kwaabwe mu kkubo lya kwali kunji(160) nookulyaakwaabwe riba ate nga yabaziyizibwaako---} [160,161: Nissa]
Nemweebyo ebinnyonnyola akabeenje ka riba,kwekulagaanyisa okubi okwo okwajja kuye (riba), Allah yagamba:{Abange mwe abakkiriza mutye Allah muleke ekyo ekiba kisigadde ku riba wemubanga nga muli bakkiriza (278) wemubanga temukikoze awo mulangilire olutalo ku Allah no mubaka we [ Al baqarah :278,279 ] Awo nno Allah yaziyiza riba era namufuula haraamu,naalaganyisa nyini kumulya olutalo.
Era nabbi صلى الله عليه وسلم yakkaatiriza obwa haraamu BWE(riba),nokulagaanyisa okubi eri oyo alya riba, hadiith nga Eva Ku swahabah ayitibwa jaabiri Allah asiime kuyye yagamba nti:"Omubaka wa Allah صلى الله عليه وسلم yakolimira omuli wa riba nooyo customer wa riba,nomuwaandiisi nabajulizi ba riba, nabbi yagamba nti: Bonna beenkana(mu zzaambi lya riba) (Muslim 1598 Muslim)
Riba KYEKI?
Riba kyeki
Emiteeko gya riba
Riba -ALFADHUL
Riba -annasii-a
Ennamula ya riba
Ensonga eri mu butakkirizibwa bwa riba
Okuziyiza okufuna okutali mu mateeka:: obusiraamu buteekawo enkolegana ze bye'nsimbi ezo ezikakasa emigaso ezenjuuyi zoombiriri,buli Ludda luwaayo kyeluwaayo ne lufuna ekirala (ekikijjaamu).kino tekiri mu riba
Mazima riba akutula obulungi wakati wa bantu:kino kyaawukana ne kigendererwa kyo busiraamu ekyo kusaasaanya obulungi no kuloongoosa wakati waabwe.
Okuziyiza okunyigiriza: Nkola yooyo awola (ebiseera ebisiinga)okukoze obwetaavu bwooyo eyeewola;namuwolera ku riba
Okuziyiza obulyaazaamaanya:riba bulyaazaamaanya eri oluuyi olumu, Ate Allah yaziyiza obulyaazaamaanya mu buli muteeko gwaabwo
Obubi bwa riba
Obubi bwe mpisa ezo mwooyo
Riba ayonoona ebituundu(societies),Abifuula nga bikutufukutufu byawukamuyawukamu;owamanyi mu bbyo yalya omunafu, era tewali ayamba mulala okujjako nga omugaso gudda eri yye