القسم الحالي: ENKOLAGANA Z'ABANTU MU BY'ENSIMBI
الدرس EMPISA ZO BUSIRAAMU MUNKOLEGANA ZE BYE'NSIMBI
Empisa ezo busiraamu ziyina akakwaate akaamaanyi kunsonga zo bulamu zonna, ne mpisa enkulu zeezo ezikwaata ku ssente ezo ennywevu, zeezo ezigwaana okulondoolwa. nolwekyo kyekyo ekifuula enkola yo busiraamu ekwata ku ssente okuba nga yanjawulo ku nkola endala eze bye ssente
kyekyo sharia kyekkiriza okukoleramu olwensonga yo okufuna halal, enkoolegana mu bye'nsimbi ebuna endagaano zonna ezo eziyimirira ku mmaali oba ezo amateeka ge mmaali kwegatambulila: nga okugula no kutunda no kupangisa wamu namakampuni nendagano endala. nennamula ezirina akakwaate kunkoolegana ezo busiraamu, ze nnamula zo busiraamu ezitekebwawo olwensonga ya bantu mu
EBIGENDERERWA BYE NKOLEGANA ZE BYE'NSIMBI EZO BUSIRAAMU
obusiraamu ye ddiini eya mazima, obusiraamu bwajja neebyo ebiloongoosa abantu, kuba bwaava eri omutonzi wa bantu kuba ye yabamanyi neebyo ebibagasa. allah yagamba: "abaffe tamanyi oyo eyatonda mazima ye
Ekisooka-kuludda lwensi: sharia yo busiraamu yateekawo enkola yenkoolegana za bantu eze byensimbi, ezo ezitukira obwenkanya wakati wa bakolagana bonna, neezo eziwa buli nanyini mugabo omulabo gwe, neezo ezimala bonna, nga woolaba sharia yo busiraamu yagaziya omulyango gwa halal mu nkolegana, sharia neziyiza ekyo kyonna ekileeta obubi eri omu
Ekyokubiri-kuludda olweddiini: ekigendererwa ekyo busiraamu mubuli nnamula za sharia kwekukakasa (okufuna) okusima kwa allah no buwanguzi bwe jjana, nokwongerereza kweekyo mazima ennamula ze nkolegana ezo busiraamu zikakasaaawo oluluganda wakati wa bakkiriza nga ziyita mukusaasaana kwo bwenkanya nokutaambuza obubaka bwo kuloongoosa, no kuseembeza ebirwooyo byooyo azitoowereddwa, no kuziyiza ebyo ebipika ebifuba okugenda mu ribah no kuzannya zzaala
Ekisooka-obwenkanya: kyekyo ekiruunda omulabo gwe njuyyi ebbiri mu nkolegana ze bye'nsimbi nga temuli kwongeramu oba okukeendeeza nga okutuunda, okukupangisa kumu wendo ogwe bwenkanya (fair price) nebilala, allah yagamba nti: "allah yakkiriza okutuunda (obusuubuzi) baqarah 275 ekyo kubiri - alfadhul: kwekuloongoosa: nga okuseembeza ebirwooyo byooyo azitoowereddwa oba okumujjilawo ebbanja. allah yagamba "era siinga azitoowereddwa mumutunulemu paka webinaayaangu gyaali, no kusaddaaka kwe kusiinga obulungi gyemuli siinga mwali mu manyi baqarah 280 nabwekityo akkaanye negwakoolegana naye ku ssente oluvannyuma amuwe nezisiingawo awo, allah yagamba nti: "mulongoose mazima allah ayagala abaloongoosa
Ekyokusatu-obulyazamanya: omuntu kwekufuna ekisukka ku mubagabo gwe no kulya emmali ya bantu mu bukyaamu: nga ribah ne zzaala, no kumma omukozi omulabo gwe, nebilala. allah yagamba nti "abange mwe abbakkiriza muleke ekyo ekiba kisigadde ku riba wemubaanga muli bakkiriza (278), wemubaanga temukikoze mulangirire olutalo ku allah no mubaka we, siinga muba mwenenyezza mubeere ne capital we mmaali zamwe, temulyaazaamaanya era temulyaazaamanyibwa (baqarah 279, 278) no Nabbi صلى الله عليه وسلم yagamba nti: Allah yagamba "ngenda kwekwaatila ku bantu ba miteeko essatu ku lunaku lwenkomerero: oyo eyaampa oluvannyuma nanjijako, nooyo eyatuunda omuntu ataali muddu naamutuunda nga omuddu nalya omuwendo ogwo kutunda atali muddu, nooyo akozeza omukozi, omukozi oyo natuukiriza ate natamusasula (albukhari 2227)