Ekitundu ekiriwo kati: OKUJULIRA OKW'EMIRUNDI EBIRI
Omusomo Okujulira nti mazima Muhammad mubaka wa Allah
count: Omuyizi omulala yamaliriza omusomo guno
Okukakasa ebyo bye yayogera n'okumugondera mwebyo bye yalagira n'okwesamba ebyo bye yaziyiza n'obutasinza Allah okujjako n'ebyo bye yatuyigiriza. Era nga mulimu bino ebigoberera:
1- Okukakasa amawulire ago Mubaka ebyengera n'emirembe bibeere ku yye , geyatubuulira mu bintu byonna, omuli:
2-Okugondera ebilagirwo bya Nabbi ebyengera n'emirembe bibeere ku yye n'okuleka ebyeyaziyiza mulimu:
3- Obutasinza Allah okujjako n'ebyo bye yatuyigiriza Nabbi ebyengera n'emirembe bibeere ku yye, era nga mulimu ebintu bingi ebikakata:
Okugoberera omubaka wa Allah ebyengera n'emirembe bibeere ku yye
Amateeka majjuvu
Amateeka g'Allah gasaanira buli kiseera n'ekifo
Okukolela ku Sunnah
Okugaanibwa kw'okuzuula mu ddiini
Ne mubikakata okukiriza Nabbi ebyengera n'emirembe bibeere Ku yye okuba nga Allah n’omubaka we babeere basinga okwagalibwa eri omukkiriza okusinga buli kimu, nga Nabbi ebyengera n'emirembe bibeere ku ye, bwe yagamba nti: “Omu ku mmwe tafuka mukkiriza mujjuvu okutuusa nga nze asinga okwaagalwa gy’ali okusinga kitaawe, omwana we, n’abantu bonna.” (Bukhari 15, Muslim 44).