القسم الحالي: ENKOLAGANA Z'ABANTU MU BY'ENSIMBI
الدرس Kampane(company)
Kwekweegattira ku kintu ekirina obuzito (value)oba ekikolwa, wakati wababiri no kweeyoongerayo; ekyo kulabirako ekisooka ;ababiri kwekweegattira ku kyobusika oba ekiweereddwa, ekyo kulabirako ekyokubiri: kwekweegattira ku kugula no kutunda.
Ennamula ya kampane
Kampane ekkirizibwa: kuba ekikolo mu nkolegana zikkirizibwa.Allah yazikkiriza kwanguyiriza baddu be kukutuuka Ku zi riziki, era zikkirizibwa okukolegana nazo ku musiraamu naatali, kikkirizibwa okwegatta no mukafiiri (mu kampane) ku kakwakkurizo nti omukafiiri tayina kukola yekka ewatali musiraamu
Omuntu yeetaaga okukula kwe mmaali ze, asobola okubeera nga tayina busobozi buyimirira kwekyo yekka; olwobutaba nabusobozi no bukugu,oba obutaba na ssente EZIMALA ezitandika (capital). mazima e kitundu (society) kyetaaga projekiti(project) ennene,nga kiyiinza Okubaanga tekisoboka omuntu okujiyimirizaawo yekka sekinnoomu, kampane eyanguya buli kimu
Emiteeko gya kampane
Kampane yo kutunda amayumba na mataka (Real Estate) eyina emiteeko ebiri:
Yeeyo eyimirilawo Ku kweegatta kwa babiri, ekyo kulabirako ababiri kwekugula ekintu kyonna nga ettaka,enyyumba(Real Estate) oba ekyamaguzi,nekibeera nga okukyeegattako BOMBIRIRI kwabwannannyini.
Kampane yo buwaze
Yeeyo enyweela ki bantu babiri no kweeyoongerayo nga tewali kyebakoze, nga ababiri webasikira ekintu,Nekiba kyebasikidde bakyeegattako olwegattako lwo bwannannyini.
Ekikolwa kyabegatta(share holders) mu kampane ye bya mataka na mayumba(Real Estate)
Kibeerawo buli omu kwabo abegasse ababiri nga buli omu abeeranga omugwiila(stranger) ku mugabo gwo mulala,tekikkirizibwa omu kubbo okubaako kyaakola Ku mugabo gwo mulala okujjako nga muwadde olukusa,siinga abaako kyaakola akikole Ku mugabo gwe gwokkka.okujjako nga amuwadde olukusa awo addukanye byonna.
Kampane ye ndagaano
Kwekwegatta mu kukola;nga okwegatta mu kugula, okutunda no kipaangisa, nebilala.
Emiteeko gya kampane ye ndagaano
Kampane yo kuteebereza
Omu kubeegasse kwekuwaayo emmali eri omulala naasuubula nayo nekitundu ekimanyiddwa mu magoba;nga ekimu ekyo'kuna, oba ekimu ekyo'kusatu nebifaanana bwe bityo,ekisigaddewo nekibeera kyannannyini we mmaali.siinga emmali efa(loss)Oluvannyuma lwe kikolwa ayina okuliwa,omukozi tayina kyalina kyonna, siinga emmali eyonooneka nga sikusobya oba obuteefiilayo omukozi ekyo tekimuwonya.
Kampane ya wujuu-hu (ye bikonge mu bantu)
Ye kampane ababiri gyebegattiramu, nga tewali no'mu ayina kapito(Capital), okutunda ku kagoba (credit) ekyo ekiyina ekitiibwa eri abantu -nebakigula ne ssente, ekyo Allah kyaba abagabiridde mu magoba kibeera wakati waabwe bombiriri, ekyo kyonna ekiba kituuseewo mu kufiirwa (loss) kiba kyaabwe bombiriri, buli omu abeera omuwanika wa munne (agent) ku byo kugula no kutunda ne kikolwa ,baakiruuma kampane ya wujuu-hu;kubanga tegulibwa na kagoba (credit) okujjako nabeebitiibwa mu bantu
Kampane ya inaan
Ye kampane ababiri gyebagattiramu mu mubiri ne mu mmaali yaabwe emaanyiddwa neweeba ya njawulo bakole ne mibiri gyabwe(mikono gyabwe),akakwakkulizo kayina kubeera nti kapito (capital) amanyiddwa abeera avudde kunjuuyi zombiriri, nekibeera nga amagoba no kufiirwa kisiinziila ku kakwakkurizo no kusiima.
Kampane ya Abudaan
Ye kampane ababiri gyebagattiramu nga bakola ne mibiri gyabwe (bekwaatilamu) kakibeere nga okwegatta kuli mu bintu ebyekikugu; nga okuweesa ebyuuma no kubajja nebifaanana bwe bityo oba ekkirizibwa mu mirimu nga okusala embaawo Nemweebyo Allah byabagabiridde okusinzira Ku kyebwaddeyo ne kibasiimye
Kampane yo kuteeseganya
Buli omu mubeegasse (share holders) Kwekuwaayo buli kikolwa ekye mmaali no mubiri eri kampane; buli ayina omugabo mu kampane (share holder) Akole ekisoboka mu kugula no kutunda,no kufuna no kuwa,ne garant no kufaayo ne kweewola (loan) no buyambi ( donation) ne birala bwebityo mwebyo ebyetaagibwa mu busuubuzi (business) mu bikolwa
Kikakata ku buli ayina omugabo mu kampane (share holder) okukola ebyo ebikola omugabo, kampane neebeera nga endagaano etukiridde mu mmaali zaabwe, amagoba kisiinziila ku kakwakkurizo, no kufiirwa kubeerawo ku kigero kya mugabo gwa buli ayina omugabo mu kampane, kampane eno ekkirizibwa,era egatta amakaampane age mirundi ena agaakulembedde,era amakaampane ago gonna gakkirizibwa: mwebyo ebirimu okuyambagana mu kufuna riziki,no kumala ebyetaago bya bantu,obwenkanya no kuloongoosa nebutukirira.
Mazima kampane kubo dduunji elyo kuyitamu okukuza emmali,no kuwa abakozi emirimu,no kugasa ummah,no kugaziya riziki,nokutuukiriza obwenkanya.
Okwejjamu obwetaavu (okwegaggawaza) okuva eri okufuna okutataganyizibwa:nga riba,no kuzannya zzaala, nebilala.
Okugaziya saanko(circle) ya makubo ago kufuna okukkirizibwa(okuli halal);obusiraamu bakkiriza omuntu okufuna mu mbeera eya sekinnoomu oba mu mbeera yo kweegatta no mulala.