تابع التعلّم

لم تقم بتسجيل الدخول
سجل الآن في منصة تاء لبدء التعلم ومتابعة تقدمك وجمع النقاط والدخول في المنافسات، بعد التسجيل ستحصل على شهادة إلكترونية بالموضوعات التي تتعلمها

القسم الحالي: AMAKA AMASIRAAMU

الدرس Okusika mu busiraamu

Tumanya mu musomo guno ezimu ku mbeera ze nkola yo kusika mu busiraamu.

. Okumanya ebyo ebyeyawulidde ku nnamula ze'byo kusika mu busiraamu.     .Okumanya empagi zo kusika no bukwakkulizo bwaako.               .Okumanya abasika abagatiddwa awamu mu basajja ne mu bakyala oba abakazi.

Okusika nkola ya buntu eye nsi, ebibiina oba emirembe ejaakulembera n'ejiriwo bajikozesa, kubanga ekwatagana n'obutonde bwo buntu mu kwagala okufuna no kulafuubana eri kyo, era kyijjawo omutawaana mu nkozesa ye mmaali yo mufu oluvannyuma lwo kufaakwe.

Ennamula zo kusika mu sharia yo busiraamu zeeyawula olwo kutuuka ku kutemaatema okuunji okukwaata ku mbeera zooyo gwe basikira,na'bantu abasika,no mugabo gwa buli omu mubbo,mu nkola enzijuvu era esanyusa oba eyewunyisa.ne mu migaso Jo kutemaatema mu nkola yo kusika mu busiraamu,okugoonjoola ensonga eziviirako enkayagana wakati waabo Luganda booyo asikirwa: kubanga abisika webamanya nti ebyo busika bigabanyiziddwa wakati waabwe ku kiragiro Kya Allah,emyooyo gyaabwe jitebeenkera, era nejisiima okugaba kwe( Allah),nemu migaso mu mbeera bweetyo okukuuma emigabo gyonna egya basika, ensonga terekebwa olwe ndaba yabamu no kulafuubana kwaabwe,nebamma oyo gwe baagadde ne bawa oyo gwe baagadde, ekyo kibeera nga nsonga eleeta okukaayagana no kwawukana.

Empagi zo kusika

١
Gwe basikira (omufu)
٢
Omusika(Asika)
٣
Ekisikirwa(ekilekeddwa)

Asikirwa (omufu)

Ye mufu oba- ateekeddwa mu bafu - oyo alese ekyo ekisikirwa.

Omusika

Yooyo omulamu oluvannyuma lwooyo gwe basikira -oba ateekebwa(abalibwa) mu balamu

Ekisikirwa ( ekilekeddwa)

Oba ekilekeddwa oba ekyo kusikira oba okusika:kyeekyo ekilekeddwa gwe basikira (omufu) mu mmaali oba omugabo ogusikirwa.

Obukwakkulizo bwo kusika

١
Okukakasa okufa kwooyo asikirwa,oba ngali mu bafu mu mbeera yo kulamula:nga omuntu abuze omulamuzi waaba alamudde okufaakwe(nti abalibwa nga:omufu),oba okugeraageranya: nga omwana ali mu lubuto(afiridde mu lubuto) eyeeyawudde ku maama we mu mu lubuto
٢
Okukakasa obulamu bwooyo omusika (ayina kuba mulamu) mu kaseera ako gwe basikira wafiiridde,oba nga abalibwa mu balamu mu mbeera yo kugeraageranya; nga olubuto (omwana ali mu lubuto) weyeeyawula nga mulamu obulamu obweteengeredde(nga tali kubwa maama we),mu kaseera wekyeeyokera nti waali mu kaseera ako kufa (okufa kwooyo asikirwa)
٣
Okumanya ebileetesa okusika, omuli oluganda,oba obufumbo,oba okubeera nga omuntu yata omuddu(waaba yamuta omuddu nafuuka nga SI muddu afuuka omu kubasikaabe)

Engabanya ye bilekeddwa(ebyo busika) oba engeri yo kutambuzaamu ebilekeddwa.

١
Okuteekateeka omufu okumuziika
٢
Okusasula amabanja ge
٣
Okuteekesa ebiraamo bye mu nkola
٤
Okugabanya byalese era abasika.

Ebyeyawulidde ennamula zo kusika mu sharia yo busiraamu

١
Ennamula zo kusika zaava wa Allah,omumanyi eri ebitonde bye neebyo ebisinga okubeera nga birungi eri byo(ebitonde)
٢
Ennamula zo kusika mu sharia yo busiraamu tezaawa gwe basikira buyinza kugabanya byalese nga bwaayagala: kubanga obwagazi bwo mutima buyinza okumuwaamba, oba okwagala okutafugika kuyinza okubeerawo, namma abamu abagwaana okusika oba naasukkulumya abamu ku balala nga nsonga nambulukufu(good reason)
٣
Okugabanya ebyo bugagga ne bitakomekebwa na kuteekebwa mu mikono gya bantu abenjawulo, ekyo nga kya kuteekamu omuwendo omunene mu kusika
٤
Okusigala mu bo Luganda abamu no kujeddiza no kujeddiza eri buli muntu sekinnoomu, nga okugabanya ebyo busika biyina kugabanyizibwa mu nonna era mu nkola eyo bwenkanya.
٥
Okulondoola oludda olusiinga okubeera nga lweetaavu mu basika tosobole okusukkulumya wakati waabwe mu migabo gyaabwe mu kusika;tweesaanga omugabo gwo muwala kitundu ku mugabo gwo muganda we omulenzi, kubanga muganda we omulenzi yetaaga emmaali kubanga ye yavunaanyizibwa ku kulabirira abe nnyumba ye,ate muganda we omuwala(mwannyina) kyeesanga nti yeetikka obuvunaanyizibwa obutalimu kulabirira (mu mbeera ya ssente)
٦
Okulondoola eddaala oba obwo kuumpi bwo Luganda( ku mufu) okusobola okusukkulumya abasika ku basika abalala, taata akulembezebwa ku jajja musajja ne maama akulembezebwa ku jajja mukyala.
٧
Okusika mu nkola yo busiraamu yabuwaze era ya bwa tteeeka: gwe basikira tayina buyinza buziyiza omu mu basika be okusika.(okumusikira).

Abasika mu basajja

Abasika mu basajja mu mugatte mu kusika kwaabwe bali kumi,Bali mu mbeera yo bufunze(summary): omwana owo bulenzi oluvannyuma omwana wo mwana owo bulenzi (omuzukulu) ne kweyongera wansi (omuzukulu wo muzukuly), taata, oluvannyuma jajja musajja (azaala taata) no kudda waggulu(jajja wa jajja), muganda wo mugenzi (brother) omwana wo muganda wo mugenzi, taata muto/muganda wa taata wo mugenzi (paternal uncle), oluvannyuma omwana wa muganda wa taata wo mugenzi (cousin's son) ,omwaami wo mukyala waaba gwe basikira mukyala (husband ),nooyo eyatta omuddu (asikira oyo gwe yata).

Abasika mu bakyala

Abasika mu bakyala omugatte mu kusika kwaabwe bali musaanvu,bali mu mbeera yo bufunze (summary) muwala wo mugenzi, muwala wo mwana owo bulenzi (muzukulu wo mugenzi omuwala)no kudda wansi (muwala wo muzukulu wo muzukulu paka), maama wo mugenzi,ne jajja mukyala no kudda waggulu,ne muganda wo mugenzi omuwala (mwannyina),no mukyala wo mugenzi (wife) no mukyala eyajja omuddu mu buddu (afuuka omu kubasikaabe)

لقد أكملت الدرس بنجاح


ابدأ الاختبار