تابع التعلّم

لم تقم بتسجيل الدخول
سجل الآن في منصة تاء لبدء التعلم ومتابعة تقدمك وجمع النقاط والدخول في المنافسات، بعد التسجيل ستحصل على شهادة إلكترونية بالموضوعات التي تتعلمها

القسم الحالي: ENKOLAGANA Z'ABANTU MU BY'ENSIMBI

الدرس Ekirabo

Tumanya mu musomo guno ekitegezebwa mu kirabo, nezimu kunnamula ezikwaatako

. Okumanya ekitegezebwa mu kirabo nekigendererwa ekikirimu.. Okumanya ennamula za sharia eziyina akakwaate ku kirabo..okukubiriza okutona ekirabo nga kufuna mpeera okuva ewa Allah.

Mazima Allah mugabi nyyo ayagala okugaba, omubaka wa Allah yali yasinga abantu okugaba,era yali akkiriza ekirabo era nga akisasulira(rewards it), era nga akoowoola okukikkiriza (okukkiriza ekirabo), era nga akyagala,okuwa kyali mu nsonga ezisiinga okwagalibwa jaali.

Ekirabo kye kitegeeza (definition).

Okufuga ekintu nga tewali kusasula mu mbeera.

Nekigambo kyaffe: okubeera no buyinza ku kintu:kiraga nti endagaano ye kirabo (okutona ekirabo) eri mu ndagaano zo kufuna no beera nga akifuga.

Nekitegeezebwa ne kintu:okubuna kwe kintu (ekintu kyonna),muyingira mu kyo ebintu ebye mmali nebitali BYO.

Nenjogera egamba "okufuga ekintu" ejjamu "ekirabo ekye migaso"lwa nsonga babiri:

١
Mazima emigaso tejiyitibwa mmaali eri bana Fiqh(abakenkukufu) abamu.
٢
Mazima ekirabo kiyina enjogera eyayawudde eri bana Fiqh (abakenkukufu),kyekiyitibwa Aaliyat.

Ekyo kubeera nga akifuga oba nga akiyinako obuyinza okufulumya ebbaanja kifulumamu Newekibanga:kwatula kirabo kubanga okufulumya kubalibwa nga kuvuddemu.

Okutona kutwalilamu ekiri no kuwa, byonna biyingira mu mulyango gwa kukola obulungi no kuloongoosa,no kuyunga no bulungi.

Ennamula yo kutona.

Okutona kyagalibwa: olwokyo ekikirimu nga okugatta emitima,no kutuuka ku mpeera,no kutuuka ku kwagala, Quran eyikitibwa ne Sunnah ezekitibwa no kweegatta kwa bamanyi byaalaga nti okutona kyagalibwa.

Sharia yakubiriza okutona olweekyo ekikirimu nga okutukuza emyooyo okuva mu kyonoono kyo bukodo no mulugube no mululu nekyo ekikirimu nga okugatta emitima, nokunyweeza ebigatta okwagala wakati wa bantu, no kusingila ddala wekijja ku wo luganda oba mulirwaana oba oyo ayina obulabe, mazima okukaayagana kutuukawo, ne wabeerawo okugobagana no kweekuba amabega no kukutula okuyunga enngaanda okutona ne kirabo nebijja okulongoosa emitima, no kujjawo buli kyonna ekiviilako okwawukana wakati wa bantu, oyo yenna atona ekintu kyonna nga anoonya okusiimwa kwa Allah mazima afuna empeera.

Hadiith nga Eva Ku Aisha Allah asiime kuyye yagamba nti:"omubaka wa Allah صلى الله عليه وسلم - yalinga akkiriza ekirabo era nga naye azzayo."(Al bukhari:2585).

Hadiith nga eva ku swahabah ayitibwa Ibn Abas -Allah asiime kubombiriri -yagamba:«omubaka wa Allah صلى الله عليه وسلم yali yasinga abantu okugaba, era yali mugabi nyyo mu Ramadan jibriel mu kaseera weyamusisinkananga ,yamusisinkananga mu buli kiro mu Ramadan namusomesa quran, mazima omubaka wa Allah صلى الله عليه وسلم yali muyitirivu wakugaba birungi okusinga empewo ekuunta»(Al-bukhari 6, Muslim 2308).

Empagi zo kutona.

Abamanyi beegatta nti okwaatula kwoyo atona mpagi mu mpagi zo kutona.nebaawukana mu ndala okutona endagaano yaako kuba kwatula kwoyo atona kwokka(byebyo ebiraga ekirabo okuva ewooyo atona), naye tafuga kimutoneddwa kyennyini okujjako nakwogera bigambo ebiraga nti akkiriza no kukwaata, okukkiriza no kukwaata obuufu okubeera nga buseengeke si kuyimirizaawo ndagaano.

Obukwakkulizo bwo kutona .

١
Omuntu atona ayina okubeera mwaabo bwannannyini kuwayo (donation).
٢
Atona ayina okubeera nga afuga ekintu ekyo oba nga akiyinako olukusa okukigaba(donation).
٣
Atona ayina okubeera nga musiimu, atamwa tewali kimukakatako kyonna mu ndagaano.
٤
Kakwakkurizo kweekyo ekitonwa nga akiyinako obuyinza, okutona tekubeera kutuufu kwoyo atakiyinaako bwannannyini, obwannannyini buba bwabuwaze, atali mukulu(omuto) akkirizibwa amuyinako obuyinza .
٥
Okubeerawo kweekyo ekitonwa, okutona kiba kyaabwannannyini, obwannannyini webutaliiwo kiganibwa okutonebwa.
٦
Kakwakkurizo kweekyo ekitonwa okubeera nga kintu,singa tekubeera kintu,nga atona wanaagamba:ntonye ennyumba yange eri gundi oba muganda we, ekyo kirimu okwawukana mu butuufu bwaakyo wakati wa banna fiqh.
٧
Ekirabo kiyina okubeera nga Kiri mwebyo ebikkirizibwa okwegasa nabyo,wekibeera nga kujituunda,ebirabo bugazi nnyo okusinga mweebyo ebyokusasula
٨
Ekitonwa kiyina okubeera nga weekiri, okukola ku kitaliiwo kiteekebwa kubeerawo kwakyo, okutona kubeera kutuufu ku kintu ekitamanyiddwa ekitaliiwo ekisuubirwa okubeera nga weekiri.

Abamanyi baayawukana mu kakwakkurizo keekyo ekitonwa okubeera nga kimanyiddwa,nakakwakkulizo kokubeera ekitonwa okubeera nga kyaawuddwa nga sikimanyifu(common).

Ennamula ye kirabo no kutona olwo kuleeta omugaso.

Oyo yenna atona ekirabo eri omuntu ali mu kifo oba agaba omulimu oba atali ye: olwo kuleeta omugaso ogutamugwanila, kibeera kwooyo atona negwe batonela: kubanga ekyo kiba mu nguzi eyakolimirwa eri oyo ajitwaala nooyo jiwaayo.

Ate siinga atona asobole okujjawo obulyaazaamaanya, oba okumuwa omugabo gwe ogwetteeka, okutona kuno tekukkirizibwa kwoyo akukutte, naye kikkirizibwa eri oyo atona asobole okukuuma omugabo gwe,nokweekuuma obubi bwooyo atutte ekirabo.

Hadiith nga Eva Ku swahabah ayitibwa Abihamiid assaaidiyy Allah asiime kuyye yagamba nti: omubaka wa Allah yakozesa omusajja okuva mu bani Asad ayitibwa Ibn utabiyya Kukusaddaaka, weyakomawo yagamba:kino kyammwe ate kino kintoneddwa, nabbi صلى الله عليه وسلم nayimirira ku kituuti natendereza Allah namusuuta Oluvannyuma nagamba: "abadde kyi omukozi tumutuma nakomawo nagamba:kino kikyo ate kino kyange ,singa yatudde oba yasigadde mu nyyumba ya kitaawe ne maama we,alabe atonerwa oba nedda, ndayira oyo awaniridde omwoyo gwange mu mukono gwe,tayinza kujja nakintu kyonna okujjako nga agenda kujja nakyo ku lunaku lwe nkomerero nga akyetisse mu nsingo ye:singa eba nga yali ngamiya egenda kuba ewuluguma, oba ente eba ekaaba (enkaaba yente) oba yali mbuzi ejja kuba ekaaba"Oluvannyuma nawanika emikono gye okutuusa obweeru bwenkwaawa ze webwaalabika. "Abaffe ntuusizza ?yakyogera emirundi esatu(Al bukhari 7174 muslim 1832)

لقد أكملت الدرس بنجاح


ابدأ الاختبار